Okukuuma obuyonjo mu Kampala - BannayUganda ku mukutu gwa “x” beeyamye okuyonja Ekibuga
0
0
27/10/24
Bannayuganda abeegattira ku mukutu gwa X ogwali gumanyiddwa ennyo nga TWITTER, batongozza kampeyini etuumiddwa “Cleaning Kampala”, n’ekigendererwa eky’okuyonja n’okukuuma ekibuga ky’eggwanga nga kitemagana. Bano nga bayita mu kibiina kya “Ugandans On X [UOX], bakulembeddwamu Pulezidenti waabwe Kwikiriza Nova Gedion, nga mu nteekateeka eno bategeezezza nga bwe bagenda okusimba ebimuli n’emiti ekibuga kifuuke kya kiragala.
Montre plus
0 commentaires
sort Trier par